Lyrics Kyadaaki by Iryn Namubiru

Intro
Ohhhh Ho….ooh
Yeah
So low haa

(Verse 1)
Bwenaling’ omuto
Ngantya nyo okunyigira,
Era ngamanyi
Buli gwensobya mwetondera
Kanno kenkuzze nkizudde
Siyinza kusanyusa buly’omu
Noo
Nafunye omwana
Nebwanyiza mwetondera
Ono yeyatuuk’erimunda,
(Oh yeah)
Alyo omu yekka
Yeyakwaatawo
Abalala webalemwa
(Ehhh)

(Chorus)
Ekisuka ediba
Kyadaaki
Omutima yagutudde munda;
Ono omwana anzita
Yambunye_bunye
Nze nantaganjula x2

(Verse 2
Ono omwana asuse

Kubendaaba
Eyo jempitira nga bayaala
Ampadde bingi nnyo
Nebyesasaba
Sikussiga
Amese love jerry
Endwadde zomutima azivumye
Bekinyiziza
Kakabere ka sorry ehh eh
(Ekyo nakyo nkimaze)
Aziza buto
Anti ampiya baby honey
Mulongo,
Olusu sweet mummy
Chorus

Bridge
Yeahh yeah,,,ehhhh
Ono omwana anzita ohh
Josh wonder
Ono aduse edibba
Kyadaaki,

Verse 3
Omukwano gumeze_meze
Entege_tege zimfambyefambye
Ninga atayina yadde oliyingo_
Yingo, simanyi mubutuufu
Nebwempulira
Mukidiba kya love mwempugira
Nze simanyi era bwembeera
Bwebuziba nga simulabye
Siriganya maaso kulabankanya
Kampumule
Ntuuze niya
Yade abalungi ndagala
Asusse abalala

(Chorus)
Mazima ansikudde (kyadaaki)
Mwewadde
Ampuugude
Olugi alugadde
(Yambunyebunye nantaganjula)
Andetedde
Nteredde (Nantaganjula)
Mazima asikude
(Yambunye_bunye,,,)
Mwewadde
Ampugudde.
Mazima alugudde
Andetedde
Nteredde eeh yeah

You May Also Like

Download: African Music