Lwaki Tonsaasira Lyrics by Nutty Neithan

Intro:
Mubudde bwo’lwegulo
Nkunonya ngo’tulo
Bwenkuyoya Nkuyoya muzi kilo
Squeeze you tight like a squeeze pillow
Mubude bwe’kiro
Nkumonya ngo’tulo
Nze nsiiba mu diiro
I cry tears on pillow

Chorus:.
Ogenze no’bula nga sikisubira
Hun ogenze nonsibula
Nze no’tonsasira… no’nsibula
Komawo wano walaga ludawa
Komawo eno komawo ewaka
Mazima lwaki tonsaasira
Lwaki Tonsasira
Coz am gonna miss you
Ki tonsaasira coz am gonna miss you…

Verse 1.
Guno bweguba musango gunsinze, Gunsiinze
Nkumila omukwano bambi nguteleke, Nguteleke
Kwata kumulyango nkusiibule
Enyimba zo’mukwano zintamye
Nze muggugu gwo ogusigade
Love eno, love eno
Am gonna miss you, I’m gonna missi you..

Chorus:
Ogenze no’bula nga sikisubira
Hun ogenze nonsibula
Nze no’tonsasira… no’nsibula
Komawo wano walaga ludawa
Komawo eno komawo ewaka
Mazima lwaki tonsaasira
Lwaki Tonsasira (tonsibula)
Coz am gonna miss you (tonsibula)
Ki tonsaasira coz am gonna miss you…

Verse 2.
Oludewo, okundaba
Obulumi bwenina bby bwantoko
My mutima you thiefed
ekilabo kyenina kyabisoko
Nkukasukila emipiira, jepena bwepenyi…
Nze nkusaba kisanja, nfananye museveni
Ebibuuzo tebibula, answer zo teziwela
Amaziga tegandi wala, ndekela akatambala.

Chorus:
Ogenze no’bula nga sikisubira
Hun ogenze nonsibula
Nze no’tonsasira… no’nsibula
Komawo wano walaga ludawa
Komawo eno komawo ewaka
Mazima lwaki tonsaasira

Bridge:
Darling stay with me…
I’m down on my bended knees…
Plizzz stay… shibubububu
Tondeka, mulujudde, laba wendi

Verse 3.
This a love song everybody sing along
(Everybody sing along)
Mukwano yitawo wano ku dance floor
(Tuzinemu akasembo)
Hold me tight bby never let go
(hold me tight bby never let go)
Mpulira bubi nyo ngenda kusubwa nyo ahhh

Chorus:
Ogenze no’bula nga sikisubira
Hun ogenze nonsibula
Nze no’tonsasira… no’nsibula
Komawo wano walaga ludawa
Komawo eno komawo ewaka
Mazima lwaki tonsaasira
Lwaki Tonsasira
Coz am gonna miss you
Ki tonsaasira coz am gonna miss you…

You know…
I’m Nutty Neithan

END

You May Also Like

Download: African Music