Kanzunzu Lyrics by Edith Khey

VERSE 1
Nali manyi omukwano ogula mugule,
Mukikutiya ekinene no’guteleka..
Era muli nga manyi,nti bwogugula obeela omaze.
Kati laba otawanya obwongo bwange,
Ondowozeza obugambo gambo,mumutima wabba memory yange Ehhhehhh
Kati laba onfude kitengejja, atengejja kunyanja, ohhh baby jayagala jagenda ohh maama.. Maamaa

CHORUS
Kanzunzu,kanzunzu anuma, atawanya bwongo bwange mukwano,
Kanzunzu,kanzunzu anzita Andowozesa obugambogambo*2

VERSE 2
Mpulira na’manyi gampede, bukyanga nepankapanka mukwano kino kyewanunga kyo kikulu… Bby..
Kati nkuwulirira mumusaayi gwange ohhh maama,
Ago amaaso Go’moola wafuuka tabaaza yange ohh ohh,
Bweziba njegele mwana gwe zanwela.
Wansibila munju yo munda,wabula wampamba.. Ohh bby. Bby…

CHORUS

VERSE 3
Nafunye amagezi kankusibe kungatto yange bby, nga jogenda jengenda,
Nkuweka nga nsawo yange daily.. Ehhhh
Ohhh mukwano, kyendiko eno kiyokya bwekiba kyoto muliro gugwo seesa… Obulamu mbuwadeyo jooli bwona bby..
Kati onfude kitengeja ekitengejja kunyanja.. Ohh baby jayagala jagenda ohh maama. Maamaa…..

Chorus till the end

You May Also Like

Download: African Music