Emunyenye Lyrics by Iryn Namubiru

CHORUS
Palapa palapaaaaaha
Emunyenyeee
Ondaze emunyenye
Nze nkulaba ng’emunyenye
Sirikoowa kwakira gwe munyenye yange zaabu
Emunyenyeeee
Nze ondaze emunyenye
Nze nkulaba ng’emunyenye
Sirikoowa kwakira gwe munange kabiite

VERSE I
Nkikakasiza buli omu wali alinayo webesaana
Nze nepanka nyo nga simanyi nange nti ndifunayo angonza
Bangambangako nensitula amaaso nembapima pima bwenti
Ba guy nebatandika okuvuganya
Nti ani ananoga ekimuli kyange
Nange wenabiraba biri bityo nendayira nti oba kufa nakyo
Naye
Buno obude obukya buziba
Empungu tezirya bire “NEDA”
Nafunye ono omuzigo mata “MATA”
Kyenva muyita emunyenye

*CHORUS*

VERSE II
NJAgala nkulage ekisirisa afumba ebbanga lyenekuma
Ekiwomya sukali nkikulage beibe ndi wuwo kati vumbula
Akalimi kesawa sikawa budde kati ntuuse jengenda
Nsambira nyuma ninga janzi jempangudde lotto
Mweyagalira nga awava erinyo
Kyenva muyita emunyenye

**CHORUS**

VERSE III
Kabaleete ebitemagana gwe
Munyenye yange obikubira wala
Kabogere obugambo obuwomu
Kyoli jendi munange kyeyogerera
Sikupima nako mubakafifi munyenye yange nkutwalira wala
Nkwagala nga gwe kyabeeyi
Kininyisiza nekubeeyi
Yade emunyenye abajegomba bangi
Naye eno eyakira nzeeeeeeeeeeeeeheeeeeeeheeeee oowaaaaaa

***CHORUS***

Download Audio: Emunyenye by Iryn Namubiru

You May Also Like

Download: African Music