Akusse Lyrics by Sheebah Karungi

Intro:
Neighbor nebwosiika otya ono namugema talya mukyalo.
(Queen Queen Queen Sheebah)
N’ebwe webyula nokoomayo
nze sida mukyalo
TNs Baure on the beat

Chorus:
Agenda Akusse
Omwana avawo akusse
Simuganya kulya obwo bumpwankipwanki
Obumulinda eyo muzi cover
Avawo akusse
And I make sure nti akusse
Simuganya kulya obwo bumpwankipwanki obumulinda eyo muzi cover.

Verse 1:
Mpulira mu cover, bewana okusiika mbu bakafulu mukusiika
Kale nange njakusiika
Mpulira mu cover bo babeela available
Woyagalira abera available
Nange njakubera available Nebwoyagala buli lunaku…
Nkwelabiize enaku.

Chorus:

Verse 2:
Nkimanyi nejakolera bamwefasa
Yona jayitila, mukuusa ne’yegerera natajula ne’wobigula
Anti anti nanti, twabulirirwa ba Aunt nanti
Tukoola ebisanyusa ba sweet nanti ba sweetheart
Mumuleke alye agejje
Ono kamuwe ebyange..
Love muwa full package
Musaana talina kaabi
Da way he makes me feel alrightttt alright
He makes me feel alright

Chorus Again:

Bridge:
Neighbor ne’bwoosika otya ono namugema talya mukyalo
Nebwewebyula okomayo nze sidaa mukyalo

Verse 3:
Full of diet
Muliisa bulikimu not only sausage
Namusa ku budget daily
Love muwa full package
Musaana talina kaabi..
The way he makes me feel alrighttt, alright
He makes me feel alright

Chorus Again:

Bridge:
Neighbor ne’bwosiika otya ono namugema talya mukyalo
Nebwe’webyula okomayo nze sidaa mukyalo.

You May Also Like

Download: African Music